Intro Kayemba Kayemba, Toyimba akayimba ka munno Kayemba Kayemba, Toyimba akayimba ka munno Verse I Oli ddagala lya muti muka muka muka Ovumula binnuma ne ncamuka Wanzigyako ebinzitoya ne mpewuka Ssikutereka mu mutima notoloka Nkwagala buteerekerayo na bbidi Bwoba omanyi kyoyagala vva mu ssudi Ntaawa lwa mukwano gwo tombuuza kiki Okwata ngayesa mpiki ku mpiki Kakkana tuula ngibonge embaati Ssikuvugamu mba nfa ki? Nakasimu ggyako sweet heart Tube ngabalinnye ebbaati Chorus Cha, cha, Tubakubye picha Kekitandise kiggwa kitya? Bwe cha, cha, Nze onkupya picha Kubanga nomutima kyatika Cha, cha, Tubakubye picha Kekitandise kiggwa kitya? Bwe cha, cha, Nze onkupya picha Kubanga nomutima kyatika Verse II Hmm mba bubi bwotaba fine Nfubako okukola sign Luwombo lwomukwano dine Byonna obikola what should I need? (What a guy!) Ngoggyeko gwe enjuba mu nkuba Omu ati anjagaza ekkula Wooli teba bulamu bunnuma Bwokumba mutima gwonsuma Chorus Cha, cha, Tubakubye picha Kekitandise kiggwa kitya? Bwe cha, cha, Nze onkupya picha Kubanga nomutima kyatika Cha, cha, Tubakubye picha Kekitandise kiggwa kitya? Bwe cha, cha, Nze onkupya picha Kubanga nomutima kyatika Verse III Guno gukuba ntaga yadde sinnavaako Mukwano gwo tegunyuma kuvaako Gunnuma gunkuba ngalina omusango Ogwange tegumanyi muzannyo Kayemba Kayemba, Toyimba akayimba ka munno Kayemba Kayemba, Toyimba akayimba ka munno Ngoggyeko gwe enjuba mu nkuba Omu ati anjagaza ekkula Wooli teba bulamu bunnuma Bwokumba mutima gwonsuma Kakkana tuula ngibonge embaati Ssikuvugamu mba nfa ki? Nakasimu ggyako sweet heart Tube ngabalinnye ebbaati Chorus Cha, cha, Tubakubye picha Kekitandise kiggwa kitya? Bwe cha, cha, Nze onkupya picha Kubanga nomutima kyatika Cha, cha, Tubakubye picha Kekitandise kiggwa kitya? Bwe cha, cha, Nze onkupya picha Kubanga nomutima kyatika
Advertisement
Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
5266 Views
Picha featuring Grenade Official | Grenade Official
3318 Views
Ani featuring Shammy K | Grenade Official
3853 Views
Mpulira Bibyo | Grenade Official
8647 Views
Nkuloga | Grenade Official
7607 Views
Replace Me featuring John Blaq X Sheebah | Grenade Official
7202 Views
Kati Nanga | Winnie Nwagi
15027 Views
Ten Over 10 | Azawi
16785 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
13580 Views
Byowaba | Bebe Cool
3613 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4338 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3656 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
11891 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
12440 Views
Dont Stop | Bebe Cool
6199 Views
Advertisement